Kye mmanyi I fell in love with you
Nkuwulira obuna mu musaayi
Bw’omba okumpi mpulira buwoomi
Omukwano gwo gunyuma okunyumya
Naye lino ttondo obudde tebumala
Mbadde nga noonya nze kye nkuwa
Kimbuze ekisinga okwagala, ooh
Mbadde nga noonya nze kye nkuwa
Kimbuze ekisinga okwagala
Mpisibwa bubi bw’oba ng’oli wekka
Mbeera sisobola kugumiikiriza tube ffenna
Ssi ndabika girl I love you
Mbadde nga noonya nze kye nkuwa
Kimbuze ekisinga okwagala, ooh
Mbadde nga noonya nze kye nkuwa
Kimbuze ekisinga okwagala
Nkuwulira obuna mu musaayi
Bw’omba okumpi mpulira buwoomi
Omukwano gwo gunyuma okunyumya
Naye lino ttondo obudde tebumala
Ssi ndabika girl I love you
Mbadde nga noonya nze kye nkuwa
Kimbuze ekisinga okwagala, ooh
Mbadde nga noonya nze kye nkuwa
Kimbuze ekisinga okwagala